Mutenzaggulu ono eyakubye ensi zino ku Lwokutaano nga March 28 yalese agoyezza ebibuga nga we bukeeredde kumakya g'Olwomukaaga ng'abadduukirize bakyafuuza mu mafunfugu n'ebisenge by'ennyumba ezaagudde ...
AMERICA n’ekibiina ky’Amawanga Amagatte bayingidde mu butakkaanya obuli e South Sudan obwavuddeko Pulezidenti Salva Kiir okulagira amagye ne gakwata omumyuka we Dr. Riek Machar.
OBUBINJA obw’omutawaana obw’abakukusa n’okutunda enjaga ey’ebika eby’enjawulo omuli ey’obuwunga n’ey’amazzi bweraliikirizza poliisi olw’engeri gye busimbye emirandira mu Uganda n’okutendeka abaana ...
MINISITA w’ebyenjigiriza n’emizannyo, Janet Museveni atenderezza enkulaakulana ereeteddwa okuvumbulwa kwa tekinologiya ow’omulembe, kyokka n’asaba wabeerewo ekikolebwa ereme kufuuka kizibu.
PAASITA Bugingo akatemye ababadde bamubeeba okuzimba ekkanisa gye baakazaako erya Pentagon nti, ssente eziriwo tezimala wadde okusima omusingi gwayo. PAASITA Bugingo akatemye ababadde bamubeeba ...
POLIISI e Kasangati ekutte abadde yeeyita omukozi mu maka g’Obwapulezidenti ng’eray’akwanaganya PDM mu Kasangati Town Council okumalira ddala emyaka ebiri. y’akwanaganya PDM mu Kasangati Town Council ...
ABATUUZE ku byalo eby’enjawulo mu ggombolola y’e Buwunga e Masakabanyiivu olw’obubbi bwa waya z’amasannyalaze obukudde ejjembe.
Kyadaaki abakulira amagye ge ggwanga aga UPDF bavuddeyo nebetondera eggwanga olwefujjo.
OMUDUUMUZI wa poliisi mu ggwanga Abas Byakagaba alagidde abaserikale nadala abali ku madaala aga wansi okujjumbira ssente ezinabayamba mu biseera byabwe ebyómumaaso nadala nga bawummudde emirimu ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results